Imaamu Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni
29 - Rajab - 1444 AH
Feb - 20 - 2023 AD
05:47 am
(Okusinziira ku ssaawa entongole eza to [Mecca] mama wa tawuni zzonna)
_____________
Mubeere basanyufu n'oyo Allah gwe'Yalonda..
Okuva ew'omufuzi wa Allah ku'nsi yonna eri abantu ba Yemen okusingira ddala, n'ensi (zzonna) okutwaaliza'awamu; abakulembeze baazo, ebibiina byaabwe n'abantu baabwe okutwaaliza'awamu, muwulire era muteeke mu'ndowooza ekilagiro kino okuva ewa Allah Omulezzi w'ensi zzonna nti nkituuse (mu'ngeri eno) wammanga:
(Mubeere basanyufu n'oyo Allah gwe'Yalonda). Kikomye
Kare buli'yenna agaana okusalawo kwa Allah mazima tujja kulinda tulabe: Allah atuuka kiluubilirwa KYE? Mwe mazima mujja kukimanya ekya'ddala ky'ekigambo kya Allah owawaggulu asingayo: [Al-Qasas] 28:68-70
{وَرَبُّكَ يَخْلُقُ مَا يَشَاءُ وَيَخْتَارُ ۗ مَا كَانَ لَهُمُ الْخِيَرَةُ ۚ سُبْحَانَ اللَّهِ وَتَعَالَىٰ عَمَّا يُشْرِكُونَ ﴿٦٨﴾ وَرَبُّكَ يَعْلَمُ مَا تُكِنُّ صُدُورُهُمْ وَمَا يُعْلِنُونَ ﴿٦٩﴾ وَهُوَ اللَّهُ لَا إِلَٰهَ إِلَّا هُوَ ۖ لَهُ الْحَمْدُ فِي الْأُولَىٰ وَالْآخِرَةِ ۖ وَلَهُ الْحُكْمُ وَإِلَيْهِ تُرْجَعُونَ ﴿٧٠﴾} صدق الله العظيم [سورة القصص]
.. Emirembe gibeera ku babaka n'amatendo gabe ga Allah Omulezzi w'ensi zzonna.
. omufuzi wa Allah ku'nsi yonna; Imaamu Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni.
__________________
https://nasser-alyamani.org./showthread.p...81#post_407481